TOP
  • Home
  • Kasababecca
  • Geo Steady ne mukazi we, Prima omulamwa gwa Corona bagutegeera

Geo Steady ne mukazi we, Prima omulamwa gwa Corona bagutegeera

Added 6th April 2020

Geo Steady ne mukazi we, Prima omulamwa gwa Corona bagutegeera

OMANYI ebigambo bibadde bisusse okuyitihhana nti abantu bano baayawukana olwokuba omukazi yalekerawo okugoberera omusajja ku mikutu gye gyonna egya "Social Media" naye mu kaseera kano ak'ekirwadde kya ssennyiga omukambwe (coronavirus) nga buli mbuzi ezze ku nkondo yaayo, yabadde alina okudda ku nkondo ye. Bwatyo ne Geo Steady yazzeemu okulabikako ne Prima Kadarshi.
 
Bombi baayambadde ebiddugavu ne beebikka emimwa okusobola okwetangira basobole okweziyiza okufuna ekirwadde kya Corona. Wabula waliwo abagamba nti Prima emabegako yaliko e Dubai naye tetumanyi oba yakeberebwa.
 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pulezidenti Museveni e Bukedi.

Museveni akunze abavubuka k...

PULEZIDENTI Museveni asabye abavubuka okulonda abakulembeze abalina entegeka z'okubaggya mu bwavu okusinga okwesiba...

Olivia Nakyeyune (ku kkono), maama wa Bogere, Enabu, Kiplimo ne Dr. Rukare.

Muve ku masanyu mukuze ttal...

SSENTEBE w'akakiiko ka NCS, akatwala emizannyo mu ggwanga, Dr. Donald Rukare, akuutidde bannabyamizannyo okulemera...

Abazannyi ba KCCA (ku kkono) mu mupiira gw'omukwano ne ttiimu y'eggwanga eya U17. KCCA yawangudde (5-1).

Bright Stars ne KCCA ziggud...

Bright Stars - KCCA e Kavumba 10:00 ENNYONTA abawagizi ba liigi ya Uganda gye babadde nayo eggwaawo leero, era...

Decolas Kiiza, amyuka akulira emirimu mu FUFA, ng'alambuza abaakakiiko k'Amasaza. Wakati ye Ssejjengo ne Ssekabembe (amuddiridde mu ssuuti).

Ab'Amasaza balabuddwa

ABAKAKIIKO akategeka empaka z'Amasaza balabudde okugoba abazannyi n'abakungu ba ttiimu abanaatoloka mu nkambi awagenda...

Abantu nga badduka okulaba ku Bobi Wine.

Abantu b'e Iganga beeyiye k...

Bobi ng'azina n'abawagizi be. Yali Ggulu gye buvuddeko. Abantu mu bitundu by'e Iganga beeyiye ku nguudo bwe bawulidde...