TOP

Embeera ya Kenzo mu Ivory Coast ekanze abawagizi be

Added 8th April 2020

Embeera ya Kenzo mu Ivory Coast ekanze abawagizi be

EDDY Kenzo yalabiddwa ng'ali ku ndiri mu Ivory Coast gye yasalibwako obulwadde bw'akawuka ka coronavirus ng'ebisaawe by'ennyonyi biggaddwa.

Ekifaananyi nga Kenzo ali mu ddwaaliro kyatiisizza abawagizi be mu Uganda n'ebweru ate ng'azze alaga nga bw'ali mu mbeera embi gy'ali olwa kalantiini eyabassibwako, kafi yu n'ebirala. Kenzo yategeezezza nti alina ‘alusaazi' (alusa) ez'amaanyi ate ng'emmere yeeyo gy'ali ebeeramu butto ne kaamulali mungi ekyamuviiriddeko obuzibu.

Wabula yagambye nti mu kulaajana okungi ku sosolo midiya kw'abadde akola, muyimbi munne, Raga Dee yamukwasaganyizza ne mwannyina Ritah abeera mu Ivory Coast.

Nti baamututte mu ddwaaliro kwe baagasse n'okumufumbira emmere y'e Uganda era kati ali bulungiko. Ali mu kulaajanira Allah embeera etereere adde ku butaka

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Agugulana ne KCCA atiisizza...

HAJJI Rashid Ssenyonjo Musisi atiisizza okukung'anya famire ye batuule mu luguudo ompi n'amayumba ge e Lweza...

Trump anywezezza ebyokwerin...

Abaserikale abamukuuma beebulungudde White House okuva mu ggye erimanyiddwa nga The Washington, DC National Guard,...

 Mwamula Juma, the UPTU General Secretary speaking the press in Kampala. Looking on is a member of UPTU. Courtesy photo

Uganda Private Teachers Uni...

Mwamula Juma, the UPTU General Secretary said the government directive is more of a populist voice than a realistic...

 Kayiwa

Munnamakolera asabye Gav't ...

MUNNAMAKKOLERO Steven Kayiwa nga y'akiikirira Bannamakkolero mu lukiiko lwa Buganda olukulu asabye gavumenti eyawakati...

Bagabidde abakozi b'Abachin...

MINISITULE y'ebyobulamu egabidde abakozi mu b'omu nnimiro z'abachina abalimira omuceere mu Lwera n'abavubi b'oku...