TOP

Ekizibu kya corona kisaza abantu entotto

Added 8th April 2020

Ekizibu kya corona kisaza abantu entotto

EKIZIBU ky'obulwadde bwa corona kyongedde okusaza abantu entotto. Bwe baaweze entambula y'olukale mpozzi n'okulangirira kafi yu abamu baggyeyo entambula eteri ya bulijjo ng'ono omuvubuka (ku kkono) avuga akagaali ak'omupiira ogumu.

Yagambye nti kamwaguya okutuuka gy'alaga n'asobola okudda amangu kafi yu obutamunyweza. Wabula yalabiddwa ate nga ku mimwa ne nnyindo abikkako ngalo mu kifo ky'akakookolo. Oba kimuyamba.

Ate ku ddyo ono bwe yawulidde nti kabangali zikkirizibwa okutambuza ebyamaguzi n'emmere ye kwe kutikkako kiyosiki y'amabaati agatalazze. Ky'ataabaze nti amateeka g'oku nguudo gaasigadde gakyakola era twamulese akyezooba n'abaserikale ku loodibbulooka y'omu Lubigi. Oba baakomye wa nze naawe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Agugulana ne KCCA atiisizza...

HAJJI Rashid Ssenyonjo Musisi atiisizza okukung'anya famire ye batuule mu luguudo ompi n'amayumba ge e Lweza...

Trump anywezezza ebyokwerin...

Abaserikale abamukuuma beebulungudde White House okuva mu ggye erimanyiddwa nga The Washington, DC National Guard,...

 Mwamula Juma, the UPTU General Secretary speaking the press in Kampala. Looking on is a member of UPTU. Courtesy photo

Uganda Private Teachers Uni...

Mwamula Juma, the UPTU General Secretary said the government directive is more of a populist voice than a realistic...

 Kayiwa

Munnamakolera asabye Gav't ...

MUNNAMAKKOLERO Steven Kayiwa nga y'akiikirira Bannamakkolero mu lukiiko lwa Buganda olukulu asabye gavumenti eyawakati...

Bagabidde abakozi b'Abachin...

MINISITULE y'ebyobulamu egabidde abakozi mu b'omu nnimiro z'abachina abalimira omuceere mu Lwera n'abavubi b'oku...