TOP

Paasita Bugembe naye endiga ze tazisuuliridde

Added 8th April 2020

Paasita Bugembe naye endiga ze tazisuuliridde

PAASITA Wilson Bugembe naye afubye okusigala ng'awa endiga ze enjiri mu mbeera y'obulwadde bwa corona oba muyite ssenyiga omukambwe, abakkiriza mwe batakyakkirizibwa kukuηηanira wamu ku masinzizo.

Ku Ssande yabadde layivu ku ‘page' ye eya ‘facebook' era ekyewuunyisizza abaabadde bamugoberera kwe kulaba nga yabadde akutte amatabi manya ensaansa ze yalabise nga z'atemye mu luggya lwe mu maka ge e Kabulengwa awaabadde okusaba.

Wano abagoberezi abamu we baategeerezza nti ddala yeetegekera kuba n‘ekituuti kwe yasinzidde okubuulira enjiri kyabadde waka. Kyokka waabaddewo abaabadde babuuza oba n'Abalokole banyeenya amatabi eky'okuddamu nze naawe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Minisita Kiwanda nga yeetegereza Tiger ezaaleteddwa.

Minisita Kiwanda asabye aba...

Minisita w'ebyobulambuzi Godfrey Kiwanda Ssuubi asabye abavubuka, abakuumaddembe n'abeesimbyewo okwogera n'okukola...

Katosi ng’afumba enkoko gy’atundira ku mutimbagano.

Atundira enkoko ku mutimbag...

UMAR Uthuman Katosi ow'e Kyanja, ssente azinoga ku mitimbagano era annyonnyola bwati ku bizinensi ye; Nnali mulunzi...

Abakinjaagi mu lufula ya Old Portbell nga bajjuza akakonge ka Gabula Ssekukkulu.

Ennyama tugiridde twesunze ...

ABAKINJAAGI nga bakulembeddwa abakulira, Hajji Muhammad Ssekweyama mu lufula ya Port- Bell Road beebazizza Bukedde...

Nobert Mao

Mao bamulemesezza okwogera ...

Ttiyaggaasi n'amasasi byayanirizza Nobert Mao mu kibuga ky'e Kamuli olwo abantu abaabadde bakung'aanye okumuwuliriza...

Amuriat (wakati) ng’ayamba ku batuuze b’e Nyamuyanja e Isingiro okukola bulungibwansi.

Amuriat anunudde ddereeva w...

PATRICK Oboi Amuriat agumbye ku poliisi e Mbarara okutuusa lwe bayimbudde omu ku baddereeva be eyabadde akwatiddwa...