TOP

Abantu bange e Bukasa basaana kutaasa

Added 22nd April 2020

Abantu bange e Bukasa basaana kutaasa

SSENTEBE wa Bweyogerere Division mu Kira Municipality Isaac Ssenkubuge abantu be bamulaajanya.

Asaba Gavumenti okusambyako ku nteekateeka y'okugabira abantu emmere olw'abatuuze b'e Bukasa abali awagenda okuzimbibwa omwalo abaayimirizibwa okukola, aboolekedde okwerya enkuta mu kalantiini.

Agamba nti bantu b'e Bukasa tebakyakola okuva Gavumenti lwe yabalagira obutabaako mulimu gwonna gwe bakolera mu kifo kubanga baali bagenda kuliyirirwa baveewo wazimbibwewo omwalo.

Ab'e Bukasa essuubi libali mu mmere y'abakoseddwa Covid-19. Yawunzise alaalika abantu be okugoberera amateeka agassibwawo okulwanyisa obulwadde buno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Walukagga ne muwala we e Maya.

Omuyimbi Walukagga awonye o...

Omuyimbi Mathias Walukagga alula. Ku Mmande, Walukagga yasiibye ku kitebe kya poliisi e Bukoto ekya Crime Intelligence...

Fr. Mugisha

Faaza w'e Masaka ayongedde ...

FAAZA Richard Mugisha eyagugumbula abanene mu Gavumenti nga bw'awaana Bobi Wine azzeemu okuta akaka n'alabula...

Omubaka Allan Ssewanyana ng'awayaamu ne bannamateeka be.

Omubaka Ssewanyana ayimbuddwa

OMULAMUZI wa kkooti y'e Makindye Jude Okumu ayimbudde omubaka wa Makindye West, Allan Ssewanyana n'abawagizi be...

Omugenzi Takia Namijumbi.

Eyali RDC w'e Mityana afudde

HAJATI Takia Namijumbi eyaliko omubaka wa Pulezidenti (RDC) e Mityana n'e Mpigi afudde enkya ya leero. Waafiiridde...

Omugenzi Omulangira Jjuuko

Eyali ssentebe w'omu Kiseny...

OKUZIIKA kw'Omulangira Jjuuko Mutebi abadde ssentebe wa NRM mu Muzaana zzooni mu Kisenyi mu Kampala era eyaliko...