TOP

Bakulu nga muli bakambwe bulala

Added 22nd April 2020

Bakulu nga muli bakambwe bulala

OWA bbooda eyeefudde mbega ate oluvannyuma ne yeeyita munnamawulire baamunyize ebitooliro ku poliisi y'omu Lubigi bwe yabadde avuga ppikippiki mu ssaawa za kafi yu.

Yalabye bamusazeeko n'aggyayo essimu ne yeefuula ayogera nga bw'akuba ebifaananyi ng'alinga omuntu omunene.

Baafande baamuvumbagidde ne bamubuuza omulimu gw'akola n'adda mu kutamattama. Yalabye bamukutte jjeeke nga n'essaati ekutuse amapeesa n'alaajana bamute. Yagenze awejjawejja nti bannange abasajja bano bakambwe bulala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasawo nga balaga omusajja engeri y'okukozesaamu enkola eno.

Batongozza enkola y'okukebe...

ABASAWO okuva mu ddwaaliro ly'e Kisugu nga bali n'abakugu okuva mu kitongole kya America ekya  PEPFAR wamu ne gavumenti...

Mmotoka Ykee Benda mwe yabadde.

Engeri Ykee Benda gye yasim...

''OLUVANNYUMA lw'okusimattuka akabenje akaabuzeeko katono okutwala obulamu bwe, omuyimbi Ykee Benda avumiridde...

Caral Nantongo bamukoledde ...

Carol Nantongo avudde ku kabaga k'amazaalibwa ge nga munyivu lwa bayimbi banne abayitiddwa okumujagulizako obutalabikako....

Mawejje ne Mukwaya

Famire z'abattiddwa zaagala...

FFAMIRE z'abantu abaakubiddwa amasasi mu kwekalakaasa ku Lwokusatu baagala Gavumenti ebaliriyirire. Charles...

Sipiika Kadaga

Palamenti evumiridde effujj...

PALAMENTI eteesezza ku mbeera eriwo mu ggwanga ery'okwekalakaasa n'okukwatibwa kw'abamu ku bannabyabufuzi, ababaka...