TOP

Kanyama omukyala apooca

Added 22nd April 2020

Kanyama omukyala apooca

AISHA Ssenkubuge manya nnabakyala wa bakanyama abakuuma mu bivvulu n'ebbaala abeegattira mu kibiina kya ‘Bouncers Association Uganda'(BAU) apooca na bisago.

Loole magulukkumi yamutomedde ewa Zzana ku luguudo lw'e Ntebe n'ayisibwa bubi nnyo okugulu okwa kkono.

Okusinziira ku Umaru Bulega omu ku bakulembeze mu kibiina kino, Aisha akabenje yakafunye avuga pikipiki ye ng'agenda mu bitundu by'e Ntebe okubaako obuyambi bw'emmere bw'atwalira abamu ku bammemba b'ekibiina abali mu mbeera embi olwa ssennyiga omukambwe afukamizza ensi.

Basoose kumutwala mu ddwaaliro e Mulago gye yaggyiddwa olw'omujjuzo kati ajjanjabibwa mu maka ge e Sseguku. Bulega asabye abasobola okuddukirira Aisha bamuyambe kuba ali mu bulumi bwa maanyi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Agugulana ne KCCA atiisizza...

HAJJI Rashid Ssenyonjo Musisi atiisizza okukung'anya famire ye batuule mu luguudo ompi n'amayumba ge e Lweza...

Trump anywezezza ebyokwerin...

Abaserikale abamukuuma beebulungudde White House okuva mu ggye erimanyiddwa nga The Washington, DC National Guard,...

 Mwamula Juma, the UPTU General Secretary speaking the press in Kampala. Looking on is a member of UPTU. Courtesy photo

Uganda Private Teachers Uni...

Mwamula Juma, the UPTU General Secretary said the government directive is more of a populist voice than a realistic...

 Kayiwa

Munnamakolera asabye Gav't ...

MUNNAMAKKOLERO Steven Kayiwa nga y'akiikirira Bannamakkolero mu lukiiko lwa Buganda olukulu asabye gavumenti eyawakati...

Bagabidde abakozi b'Abachin...

MINISITULE y'ebyobulamu egabidde abakozi mu b'omu nnimiro z'abachina abalimira omuceere mu Lwera n'abavubi b'oku...