TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Owa bboodabbooda asiitaanye okuvuga omulambo ku pikipiki:

Owa bboodabbooda asiitaanye okuvuga omulambo ku pikipiki:

Added 27th April 2020

Ono omufu kirabika yabadde tayalaga kumutambuliza ku bodaboda! Eyabadde avuga omulambo byamusobedde ssanduuke erimu mayiiti bwe yeefudde n'ekyuka n'edda gy'ava mu mbeera egamba nti 'tojja kuntwala'

Ono omufu kirabika yabadde tayalaga kumutambuliza ku bboodabooda! Eyabadde avuga omulambo byamusobedde ssanduuke erimu mayiiti bwe yeefudde n'ekyuka n'edda gy'ava mu mbeera egamba nti 'tojja kuntwala'

Owa Bboodabooda olwayimiridde n'atandika okusaba obuyambi nga buli ayimirira asooka kumubuuza oba mulimu omulambo?

Bakira buli gw'addamu nti ye ng'azaako buza kakola tondeka nnyuma olwo abaafunye embavu okumuyamba ne bamuwa amagezi azzeeyo omulambo gye yaguggye kuba kyeraga lwatu nti gy'agutwala tegwagalayo y'ensonga lwaki gufuuse 'luwalira'

Loodi ndowooza yabadde tayagala kufiirwa kasente, yasigadde akikiitanya ppikipiki ye okutuusa lwe yagitereezezza n'addamu n'atereera n'afuna n'akaseko ku matama ng'alaba omufu agonze.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bugembe ng'abuulira enjiri mu kusabira omugenzi Yiga.

Jjengo tolwana ntalo za kit...

Omusumba w'Ekkanisa ya Worship House e Nansana akubirizza Omusumba w’Ekkanisa ya Revival Christian Church Kawaala,...

Abakuumaddembe nga bakunguzza omuvubuka.

Abaabadde bakola effujjo mu...

Abavubuka abaagenze mu kuziika omugenzi Pasita Yiga Abizzaayo e Kawaala ku Lwomukaaga kyokka ne badda okunoonyeza...

Abatuuze nga basobeddwa mu lusuku lwa munnaabwe olwasaayiddwa.

Abantu ab'ettima basaayidde...

ABANTU ab'ettima abatannaba kutegeerekeka bakakkanye ku lusuku lw'omutuuze Jane Namakula 45, ow'e Kyassenya oluwezaako...

Katikkiro Mayiga awabudde a...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awabudde Abasumba b'Abalokole okukomya okwerumaaluma. Yabadde agenze...

Abakyala nga bagabana ssente ze bazze batereka.

Omuntu anaakulaakulana alin...

ABAKUGU bagamba nti omuntu anaakulaakulana alina okweresa n’afissa ku ssente z’afuna n’atereka okusobola okugaziya...