TOP

Vanessa Nansy tanyumirwa bakaaba

Added 20th May 2020

Vanessa Nansy tanyumirwa bakaaba

OMUYIMBI Vanessa Nansy asoomoozezza bayimbi banne ne Bannakatemba nti mu kifo ky'okudda mu kukuba emiranga mu maaso ga kkamera nga basaba akawunga, be bandibadde abasaale okusakira abawagizi baabwe ekyokulya.

Ono ng'erinnya lye ettuufu ye Vanessa Nansereko yaguze kkiro z'obuwunga 150 n'azitonera abawagizi okubayisa mu kiseera kino ekizibu ekya kalantiini ng'eggwanga likyalwanyisa ssennyiga omukambwe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mukyala Nsegumire nga yeetondera Mboize.

Aba NRM mu Kampala beeyuliz...

Olukiiko olwayitiddwa okutabaganya abeesimbyewo ku kkaadi y’ekibiina kya NRM mu Kampala Central n’abo baamegga...

Mwine Mukono

Mwine alina emisango mu kkooti

OMUBAKA wa munisipaali ya Mityana, Francis Zaake yaloopa DPC Mwine Mukono ne banne okuli RPC Kagarura n’abalala...

Mwine ng'ayogera eri abatuuze b'e Mityana abaali beekalakaasa.

Ebikolobero ebizze birondoo...

ABADDE aduumira Poliisi y’e Mityana, Alex Mwine Mukono eyaduumidde abaakubye ttiyaggaasi mu bannaddiini n’abeekika...

Ssentamu ng'asiiga langi ku ddame.

Bayize okukola ebitimbibwak...

HADIJAH Ssentamu akozesezza ekiseera ky’obulwadde bwa ssennyiga omukambwe okugatta obwongo n’abaako ky’ayiiya....

Ono oluggya yaluteekamu ebitebe abantu we bawummulira.

Engeri gy'osobola okukola s...

Oluggya bwe lusukka mu lumu ziba ziyitibwa empya era ebimu ku byafaayo byalwo mu Uganda lubadde lwakwewunda nga...