TOP

Kalantiini abadde abuzizza Rema!

Added 26th May 2020

OMUYIMBI Rema Namakula, manya Muky. Sebunya amaze akaseera nga talabikako, eri abawagizi be abasinga obungi bukya kalantiini assibwawo, Iddi emukukunuddeyo.

OMUYIMBI Rema Namakula, manya Muky. Sebunya amaze akaseera nga talabikako, eri
abawagizi be abasinga obungi bukya kalantiini assibwawo, Iddi emukukunuddeyo.
 
Ku Ssande akawungeezi yaweerezza ebifaananyi bye yeekubizza ne bba, Hamza
Sebunya nga beekutte mu ngeri y'okweraga amapenzi.
 
Abaabirabyeko bategeezezza nti kirabika Iddi yabanyumidde olw'akamwenyumwenyu
bakira akatabava ku matama. Yafissizzaawo akadde n'abeerako ne mikwano gye abayimbi okwabadde aba B2C, omukozi w'oku leediyo emu Jacob wamu n'aba
famire. Wabula waabaddewo abakuba emimiro nti abafumbo bano baabakubye bulala ebitole bya laavu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mbuga ne Vivian

Ebya SK Mbuga ne mukyala we...

JALIA Vivian Mbuga yasoose kuvaayo ng’ayita ku mukutu gwe ogwa Face book n’avumirira ebikolwa by’obutabanguko mu...

Obutungulu busobola okukugg...

GWE abadde alowooza nti obwavu bwakwesibako era nga n’olumu weeyita mwavu, okukaaba kwo kukomye anti obutungulu...

Paul Kafeero

Ebya Kafeero okuziikuulwa b...

ABAANA ba Paul Kafeero bana bapangisizza looya omupya okubawolereza mu musango ogwabawawaabiddwa bannaabwe 10....

Engeri Corona gy'akosezzaam...

Engeri abatawulira, abatayogera n’abaliko obulemu obulala ate nga balina obulwadde bw’olukonvuba gye bakoseddwaamu...

Ennyumba Ssendawula gye yazimba e Kayunga.

Famire y'omusama amansa sse...

OLUKIIKO lwa ffamire olwatudde ku nsonga z’omuvubuka wa ‘Rich Gang’ Luke Junior Ssendawula lwasazeewo aziikibwe...