TOP

'Neebeerera eno mu nnaku yange...'

Added 22nd July 2020

BW’OTUNUULIRA embeera omuyimbi Chris Evans gy’ayitamu ennaku zino etuukira ddala ku luyimba lwe yayimba nti nneebeerera eno mu nnaku yange...’ anti kati asiibirira nnanaansi.

Chris Evans

Chris Evans





Abalala gye baliira ekibajjo ky'ennaanaansi ne bawulira ng'ebatuuse, ono yagyesaze nnamba anti yabadde agirya nga kyamisana naye ng'alaga nti akyabulamu.

Omanyi omukulu ono bwe yalaba ng'embeera etabuse nga n'abayimbi tebakyayimba oluvannyuma lw'ebbaala okuggalwa, kwe kusalawo amaanyi okugamalira mu kulima.

Yabadde Namayumba mu Wakiso ku ttaka lye era nga gy'alimira ennyaanya n'ennanaansi. Okumanya yamanya embeera, yateekayo n'akayumba era embeera bw'egaana e Kampala gy'abuyiwa olwo ebiddako n'abiraba enkeera.

Wabula tetwategedde oba e Kampala alinda bbaala baziggudde anti bakira emboozi z'anyumya temuli ya kudda Kampala. Oba yasibira ddala ebibye paka Namayumba? Nze naawe.

BW'OTUNUULIRA
embeera omuyimbi
Chris Evans gy'ayitamu
ennaku zino etuukira
ddala ku luyimba lwe
yayimba nti nneebeerera
eno mu nnaku yange...'
anti kati asiibirira nnanaansi.
Abalala gye baliira
ekibajjo ky'ennaanaansi
ne bawulira ng'ebatuuse,
ono yagyesaze nnamba
anti yabadde agirya nga
kyamisana naye ng'alaga
nti akyabulamu. Omanyi
omukulu ono bwe yalaba
ng'embeera etabuse nga
n'abayimbi tebakyayimba
oluvannyuma lw'ebbaala
okuggalwa, kwe kusalawo
amaanyi okugamalira mu
kulima. Yabadde Namayumba
mu Wakiso ku ttaka
lye era nga gy'alimira
ennyaanya n'ennanaansi.
Okumanya yamanya
embeera, yateekayo
n'akayumba era embeera
bw'egaana e Kampala
gy'abuyiwa olwo ebiddako
n'abiraba enkeera.
Wabula tetwategedde oba
e Kampala alinda bbaala
baziggudde anti bakira
emboozi z'anyumya temuli
ya kudda Kampala.
Oba yasibira ddala ebibye
paka Namayumba? Nze
naawe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Olukiiko lwa NRM e Bukasa L...

WABADDEWO okusika omuguwa ku Ofiisi za NRM e Bukasa-Masozi mu Ggombolola y'e Bweyogerere mu Munisipaali y'e Kira...

Aba Takisi mu ppaaka y'oku ...

WABALUSEWO obutakanya mu ba takisi mu  ppaaka y'oku kaleerwe ekiwayi ekimu bwe kirumirizza nanyini ttaka kwe bakolera...

Nalweyiso ng'atottola obulamu bw'ekkomera

Gwe baakwatira mu Curfew ne...

OMUYIMBI  eyakwatibwa olw'okugyemeera ebiragiro bya pulezidenti oluvudde mu kkomera e Kigo nayiiya oluyimba lw'atumye...

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

Ab'e Kasese abaakosebwa ama...

ABANTU b'e Kasese abaakosebwa amataba olw'omugga Nyamwamba okwabika bakyalaajanira gavumenti okubayamba waakiri...

 Abdallah Mubiru ng'ayogerako n'abazannyi be

Mubiru atendeka Police FC a...

OMUTENDESI wa Police FC, Abdallah Mubiru, aweze nga sizoni ejja bw’alina okulaba nga ttiimu ye evuganya ku bikopo....