TOP

KENZO: Ayambalidde abamulangira okulya ssente za NRM

Added 11th August 2020

BWE yatuuse ku bamuvuma olw’okusisinkana Pulezidenti Museveni n’okumulangira okulya ssente, Kenzo yakangudde ku ddoboozi n’ategeeza nga bwe watali muntu agenda kumutiisatiisa oba kumugaana kusisinkana pulezidenti.

Kenzo

Kenzo





Gye byatandikira; Kigambibwa nti eyali musajja wa Bobi Wine, Arshburg Kato ye yatabudde Eddy Kenzo ne Bobi Wine ababadde bamanyiddwa nti ba mukwano.

Kigambibwa nti Kato yabuulira ssabavulu Balaam Barugahara ku lukiiko abamu ku ba People Power mwe baasalirawo okulumba Kenzo ate Balaam n'abiyitiramu Kenzo ekyamunyiizizza n'ayogera ebyatabudde abawagizi ba Bobi Wine.

Kyokka Balaam yeegaanye ebimwogerwako wabula n'agamba nti Kenzo yabadde mutuufu mu bye yayogedde byonna ku Bobi Wine.

BWE yatuuse ku bamuvuma
olw'okusisinkana Pulezidenti
Museveni n'okumulangira okulya
ssente, Kenzo yakangudde ku
ddoboozi n'ategeeza nga bwe
watali muntu agenda kumutiisatiisa
oba kumugaana kusisinkana
pulezidenti.
Gye byatandikira;
Kigambibwa nti eyali musajja
wa Bobi Wine, Arshburg Kato ye
yatabudde Eddy Kenzo ne Bobi
Wine ababadde bamanyiddwa nti
ba mukwano.
Kigambibwa nti Kato yabuulira
ssabavulu Balaam Barugahara ku
lukiiko abamu ku ba People Power
mwe baasalirawo okulumba
Kenzo ate Balaam n'abiyitiramu
Kenzo ekyamunyiizizza n'ayogera
ebyatabudde abawagizi ba Bobi
Wine. Kyokka Balaam yeegaanye
ebimwogerwako wabula
n'agamba nti Kenzo yabadde mutuufu
mu bye yayogedde byonna
ku Bobi Wine.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Malokwezza ne mukazi nga bajaganya

Tofiri Malokweza (92): Ayog...

Bw’OLABA omuntu ow’emyaka 92 tolemwa kutendereza Katonda ate ng’eno bwe weebuuza ekyama kye ekimusobozesezza okuwangaala....

Ziza Bafana

Ziza Bafana akubye oluyimba...

OMUYIMBI Ziza Bafana akaaba lwa bizibu na mabanja ge yaguddemu oluvannyuma lw’okumukwata ng’ava okuyimba e Tanzania....

Eyamezze abawanvu mu kamyuf...

OMUYIMBI Ziza Bafana akaaba lwa bizibu na mabanja ge yaguddemu oluvannyuma lw’okumukwata ng’ava okuyimba e Tanzania....

Eyamezze abawanvu mu kamyuf...

MARTIN Dorcus Mbabazi agamba nti ababadde bamuyita ekidomola oba ekikere olw’enkula ye kye kiseera bategeere amaanyi...

Henderson ayolesezza omutin...

OMUTINDO Dean Henderson gwe yayolesezza mu mupiira gwe ogwasoose mu mujoozi gwa ManU gwongedde okuteeka David De...