TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Mummy Annie akuzizza ssukkali era tayagala bavubuka bamuzannyirako

Mummy Annie akuzizza ssukkali era tayagala bavubuka bamuzannyirako

Added 25th August 2020

OBWEDDA buli atuuka ku kabaga Annie Kyomugisha amanyiddwa nga Mummy Annie ke yategekedde muwalawe Angel Elizabeth Muyanja okujaguza okuweza emyaka 11 ng’asooka kumwebaza kulabirira na kukuza mwana.

Angel Elizabeth Muyanja ne bato banne

Angel Elizabeth Muyanja ne bato banne





Wakati mu ssanyu ono naye yewaanye nti "okuzaala kujaagana, mulaba bwakuzizza omuwala era mu myaka mitono yeesunga kunywa ku ssukaali"

Akabaga kano akeetabiddwako Bannayuganda abawerako omwabadde mikwano gya Mummy Annie n'egya Angel kaabadde ku Tavan hotel e Massachusetts mu Amerika Annie kati gy'abeera ne muwala we.

Mummy Annie eyali akola pulogulaamu y'abaana ku Bukedde Tv n'okutegeka empaka za Miss Little Movit, yasiimye abantu abaamubeereddewo ne yeebaza ne Katonda amuwadde obulamu n'okumuyamba okukuza muwala we.

Kyokka mu ngeri ey'okusaaga waliwo obwedda abamukuba ‘olwali' ng'enjogera y'ennaku zino nga bwe bamugamba nti omuwala tumulabye akuze kati twagala musika ate abalala nti omwana omu tayala mu kika!.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abantu abatandise okudda mu kibuga.

Abantu batandise okudda mu ...

EMIRIMU gy'obusuubuzi mu Kampala gyongedde okudda mu nteeko oluvannyuma lw'okulonda okwabaddewo ku Lwokuna lwa...

Dr. Namulwana

Obuganda bukungubagidde Dr....

OBWAKABAKA bukungubagidde omugenzi Dr. Florence Namulwana Nsubuga Bwanika eyafudde ku Ssande obulwadde bwa ssenyiga...

Babirye

Omusajja yatutundako ekiban...

ABAKAZI abasuulawo abaana olw'okuba abasajja babakyaye kikyamu. Olina okutuula n'okuza ezzadde lyo okusinga okubalekera...

Nabilah ne Lukwago

Olutalo lwa NUP ne NRM luzz...

OLUVANNYUMA lwa NRM ne NUP okuvuganya ennyo mu kalulu ka Pulezidenti n'ababaka ba palamenti, kati olutalo luzze...

Abdallah Kiwanuka Mulimamayuuni nga bamulangira ku buwanguzi bw’ekifo ky’omubaka wa Mukono North.

Ababaka abayise mu ttanuulu

ABABAKA bamu okuyingira palamenti bakumyumya nga lutabaalo, kubanga yabadde nsiitaano nga baabuuse ebiwonvu n'emigga....