TOP
  • Home
  • Kasalabecca
  • Eyamezze abawanvu mu kamyufu ka NRM kati yeepikira ba 'opozisoni'

Eyamezze abawanvu mu kamyufu ka NRM kati yeepikira ba 'opozisoni'

Added 24th September 2020

MARTIN Dorcus Mbabazi agamba nti ababadde bamuyita ekidomola oba ekikere olw’enkula ye kye kiseera bategeere amaanyi ge.




Omanyi omukulu ono yeesimbyewo mu kamyufu ka NRM aka LC3 mu ggombolola y'e Kitoba mu disitulikiti y'e Hoima era akalulu yakawuuse buva bwe yamezze abantu abalala 8 bwe baavuganyizza nga mulimu n'abaamaanyi n'abalabika obulungi okumusinga. Mbabazi, abakyala be baasinze okumuwa obuwagizi era engeri gye kaabadde ak'okusimba mu mugongo, layini zaabadde mpanvu, awalala ne zikola n'amakoona.

Mbabazi eyakyaddeko ku ofi isi za Bukedde agamba nti banne bwe baalabye ng'abakubisizza kaga ne batandika okukubiriza abantu okumuyiira obululu ne mu kalulu akasembayo asobole okubaweereza kubanga balaba obusobozi abulina.

Abawagizi be olwategedde nti y'awangudde ne batandika okumuyozaayoza era waliwo abakyala abaalabiddwa nga bamuweeweeta mu kuwalaata manya omutwe ogwasaliddwa akabumba era wano abamu we baatandikidde okugamba nti Mbabazi waabwe tebamuggya emize.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusumba Kaggwa ng'asala keeki n'abamu ku bataka b'ekika ky'Embogo.

Katikkiro Mayiga alabudde a...

EBYA poliisi okukuba omukka ogubalagala ku mukolo gw'abeekika kye Embogo biranze, Mmengo bw'etadde Gavumenti ku...

Abaserikale nga batwala omuvubuka gwe baakutte.

Ababazzi ku Bbiri bataayizz...

ABABAZZI b'oku Bbiri bataayizza abavubuka abagambibwa okuba mu kabinja akatigomya abantu ne babakuba.  Akabinja...

Minisita Kasolo ng'ayogera

Kampala mugigye mu by'obufu...

Minisita omubeezi ow'ebyensimbi n'ebibiina by'obwegassi Kyeyune Haruna Kasolo, yennyamidde olwabantu abafudde Kampala...

Paasita Yiga

Paasita Yiga mulwadde muyi

EMBEERA y'omusumba w'ekkanisa ya Revival Christian Church e Kawaala, Augustine Yiga yeeraliikirizza abagoberezi...

Namuli kati atunda nnyaaya e Kyengera.

Abaana be nasomesanga bansa...

Nga tukyatunuulira engeri ekitiibwa ky'abasomesa gye kityobooddwaamu, Teopista Namuli, akulira essomero lya Wonderworld...