TOP

Ssebo ojja kugenda

By Er

Added 12th October 2020

Abaserikale abaabadde mu ngoye eza leeya basazeeko omusajja obwedda abantu gwe bayita Swahaba (yabadde ayambadde ekkanzu) ne bamukwata n’okumukunguzza okumutwala ku poliisi ya CPS abeeko ensonga zannyonnyola.

Abaserikale nga basika omusajja (kkono) okumutwala ku CPS.

Abaserikale nga basika omusajja (kkono) okumutwala ku CPS.

Abaserikale abaabadde mu ngoye eza leeya basazeeko omusajja obwedda abantu gwe bayita Swahaba (yabadde ayambadde ekkanzu) ne bamukwata n'okumukunguzza okumutwala ku poliisi ya CPS abeeko ensonga zannyonnyola.

Loodi ono yabadde agezaako okuwalira ne bamukwata amataayi n'okumusika ekkanzu katono bagiyuze ng'ate bonna bakambwe okukira ennumba.

Bino byabadde ku luguudo lwa William mu Kampala ku Lwokutaano. Owoolugambo waffe atugambye nti waliwo eyabadde amulopye ku misango gye tutaategedde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lukwago (ku ddyo) mu lukiiko.

Lipooti ku ddwaaliro lya KC...

MU lukiiko Loodi Mmeeya Erias Lukwago mwe yayombedde olwa Gavumenti okusala ssente zegenda okuwa KCCA, yayanjudde...

Abawagizi ba NUP nga batongoza ekipande kya Bobi ekipya.

Lwaki Bobi akyusizza akakoo...

OMUBAKA Kyagulanyi Sentamu ‘Bobi Wine’, akyusizza ekifaananyi kye ekitongole ekigenda okukozesebwa ku kakonge mu...

Ettaka osobola okulikubirako bbulooka ng'ono omuvubuka.

By'olina okukolera ku ttaka...

Ettaka kye kimu ku by'obugagga ebirabwako omuntu by'abeera nabyo abantu abatali bamunda ne bategeera obukozi bwe...

Paasita Ssennyonga ng'ayogerera mu lukung'aana lwa bannamawulire

Paasita Ssenyonga yeeyamye ...

OMUSUMBA Jackson Ssenyonga owa Christian life church e Bwaise yeeyamye okulabirira abaana ba Pasita Yiga abanaakeberebwa...

Ekisse Paasita Yiga Mbizzaa...

PASITA Augustine Yiga Abizzaayo afiiridde ku myaka 43. Ono abadde nga nnawolovu atafiira ku bbala limu.