TOP

Abattakisi tebakkiriza kusigala mabega

Added 26th January 2021

ABAGOBA ba takisi abeegattira mu bibiina eby'enjawulo nga bakulembeddwa ssentebe wa takisi mu ggwanga Mustafa Mayambala (mu kkooti) tebaagala kulekebwa mabega.

Bwe baawulidde nti Pulezidenti Museveni yabadde ava e Rwakitura okukomawo e Kampala bukya alondebwa, Mayamba ne banne ne bamulindira e Busega ku nkulungo.

Baagambye nti nga abattakisi baabadde baagala kuyozaayoza Muzeeyi olw'okuddamu okuwangula. Mayambala yagambye nti wadde KCCA yagootaanya emirimu gyabwe, tebayinza kuva ku Muzeeyi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mabiriizi ng’agasimbaganye ne Ssaabalamuzi Dollo (ku ddyo).

▶️ Ssaabalamuzi Dollo ale...

SSAABALAMUZI Alfonse Owinyi Dollo agaanidde mu musango gwa Kyagulanyi Ssentamu n'agamba nti, yadde yawolerezaako...

Kyagulanyi ng’ayogera ku kuggyayo omusango.

Bobi okuggyayo omusango kik...

JUSTINE Kasule Lumumba, ssaabawandiisi wa NRM alangidde omubaka Robert Kyagulanyi obwannakigwanyizi olw'okuggyayo...

Abamu ku bannannyini masomero abeetabye mu lukiiko.

▶️ Ebisaliddwaawo mu lukii...

ABAKULIRA amasomero g'obwabannannyini bapondoose ne bakkiriziganya ne gavumenti okugaggulawo nga March 01, 2021...

Sipiiika (wakati) n’ab’amasomero.

▶️ Ab'amasomero ga nassale...

EKIBIINA ekigatta ebitongole ebikola ku nkuza y'abaana bagenze mu Palamenti ne beemulugunya olwa gaumenti okugaana...

Abatuuze ne poliisi ga bali we battidde Amolo.

▶️ Asse mukazi we n'amutem...

ASIKAALI ku kitebe kya UMEME e Mpigi asozze mukazi we ebiso mu bulago n'amutta oluvannyuma n'amutemako emikono...