TOP

Katumwa azzeemu kupanga bupya?

Added 28th January 2021

OMUSUUBUZI w’omu Kampala, David Katumwa azzeemu kupanga buto. Y’omu ku baavuganyizza mu kalulu k’omubaka wa Nansana Munisipaali mu palamenti kyokka ne bitagenda bulungi.
Owoolugambo waffe yamuguddeko ng'abuukidde bodaboda atere ayanguwe nga kirabika waabaddewo ddiiru gye yabadde akwasaganya.

Abaamulabye we baatandikidde okubitebya nti kirabika yabadde azzeemu kunoonya mmaali kuzzaawo ze yayiye mu kalulu k'akyanyenyeza omutwe nti tekaabadde kangu.

Yalabiddwa ava mu makaage agasangibwa mu Kizungu e Makindye nga waakayita ennaku eziwera ng'akakiiko k'ebyokulonda kaakamala okulangirira Musoke Nsereko Wakayima nti yameze Katumwa.

Waliwo abaabadde beebuuza nti oba mmotoka ye gy'abadde akozesa mu kuyigga akalulu yabadde ki? Abalala nti yabadde anoonya bwangu, ekituufu nze naawe.

OMUSUUBUZI w'omu Kampala, David
Katumwa azzeemu kupanga buto. Y'omu
ku baavuganyizza mu kalulu k'omubaka wa
Nansana Munisipaali mu palamenti kyokka
ne bitagenda bulungi. Owoolugambo waffe
yamuguddeko ng'abuukidde bodaboda
atere ayanguwe nga kirabika waabaddewo
ddiiru gye yabadde akwasaganya.
Abaamulabye we baatandikidde okubitebya
nti kirabika yabadde azzeemu kunoonya
mmaali kuzzaawo ze yayiye mu kalulu
k'akyanyenyeza omutwe nti tekaabadde
kangu. Yalabiddwa ava mu makaage
agasangibwa mu Kizungu e Makindye nga
waakayita ennaku eziwera ng'akakiiko
k'ebyokulonda kaakamala okulangirira
Musoke Nsereko Wakayima nti yamezze
Katumwa. Waliwo abaabadde beebuuza
nti oba mmotoka ye gy'abadde akozesa
mu kuyigga akalulu yabadde ki? Abalala
nti yabadde anoonya bwangu, ekituufu nze
naawe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...