Bya IGNATIUS KAMYA
BA MANEJA b’abayimbi olwa leero bakoledde munnaabwe Joseph Jjemba akabaga akamuyoyayoza okutuuka ku mazalibwa ge.
Kyo 3(1)
Jjemba nga mutabani w’omuyimbi Gerald Kiweewa banne bamuyiridde amazzi kwosa n’okumusiiga ceeki ku mazalibwa ge ag’emyaka 29.
Kyo 8(3)
Omanyi Jjemba ono ye yatandikawo ekibiiba kyaba superstars ekigatta abayimbi abanene mu ggwanga era agamba nti kimuwa essanyu okulaba nti ku mazalibwa ge wakiri osobodde okutuuka ku kintu ekyo