Kasalabecca

Naye mmwe! Eyakola ebbidde tetumulaba e Kampala!!!

BANO abakulu ndowooza oluyimba lw'omugenzi Paulo Kafeero ku mwenge terwabakolera makulu!

Naye mmwe! Eyakola ebbidde tetumulaba e Kampala!!!
By: Patrick Kibirango, Journalist @New Vision

Basajja bakulu ne mukazi mukulu bano babadde Mukono nga babbinkana mu mpaka z'okuvuunika ebbidde!

Baabadde banywa nga abasiibula.....

Baabadde banywa nga abasiibula.....

Bano buli omu olwawunzise  eccupa ku mumwa okujiggyako yabadde nkalu ng'eyasinze okukozesa eddakiika ennyingi yakozesezza ssatu zokka nga bw’olaba ogamba oba baliko lubaale y’awuuta!!.

Naye ekyaletedde abantu okukkiriza nti be baabadde banywa, baatandise okutunula nga baloola,nga gyoli bagole balinze kutwalibwa!

Ono yagenze okulaba nga owa 'opena' ajja kumulwisa.

Ono yagenze okulaba nga owa 'opena' ajja kumulwisa.

 

Tags:
Kasalabecca