Amawulire

BUKEDDE W'OLWOKUSATU AKULEETEDDE EBIKULU BINO BY'OTOLINA KUSUBWA

BUKEDDE W'OLWOKUSATU AKULEETEDDE EBIKULU BINO BY'OTOLINA KUSUBWA

BUKEDDE W'OLWOKUSATU AKULEETEDDE EBIKULU BINO BY'OTOLINA KUSUBWA
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Eby'omugagga Drake Lubega bikalubye, Ensala ya kkooti ewadde mukazi we amaanyi okutwala ebizimbe bye 6.

Lwasa amansa ssente mu Kampala n'e Masaka asuze Luzira, ensonga emutwazizzaayo zisange mu Bukedde w'Olwokusatu.

Mu kaweefube w'okuwagala obwongo bw'abayizi ba  P7 abeetegekera ebigezo eby'akamalirizo, leero tukuleetedde ekibuuzo kya Science ekitegekeddwa abasomesa abakugu kwe tukugattidde ne ansa za Social Studies. 

Tosubwa n'akakonge akukuwa omukisa okuwangula ettaka lya Bukedde ku wiikendi eno.

Mu Ono ye Kampala Tukulaze engeri emisolo gya KCCA gye gitabudde ab'emizigo  so nga mu Yiiya ssente mulimu engeri Gavumenti gy'etemye empenda okugaziya akatale ka Kasooli.

Mu Byemizannyo:  Omuzungu abadde atendeka KCCA alemeddeko ku by'okumugoba.

Gano n’amalala mu Bukedde w'Olwokusatu agula 1,000/- zokka.