Jackie Chandiru yejjusa okukozesa ebiragalalagala: 'Byatta myusiki wange, singa ndi wala nnyo'

Omuyimbi Jackie Chandiru yejjusa obudde n'ermyeka musanvu egy’obulamu bwe egyafa togge olw’okukozesa ebiragalalagala. 

Jackie Chandiru yejjusa okukozesa ebiragalalagala: 'Byatta myusiki wange, singa ndi wala nnyo'
By Frank Lukwago
Journalists @New Vision
#Jackie Chandiru

Omuyimbi Jackie Chandiru yejjusa obudde n'ermyeka musanvu egy’obulamu bwe egyafa togge olw’okukozesa ebiragalalagala. 

"Nnatta emyaka 7 egy'obulamu bwange, ne myusiki wange n'afs, eyali waggulu ne nzikirira wsnsdi. Nzijukira mikwano gyange gyonna nga bangyabulira. Nze gw'olaba nandibadde wala nnyo okuva wendi leero singa saayingirira muze gwa biragalalagala," Chandiru bwe yennyamidde.