NAKAWERE Sheebah Karungi, ayanukudde Cindy Ssanyu na bukambwe. Emboozi ya Cindy, ng’ayogera ku Sheebah ng’omuntu ow’omutima omulungi twagifulumya wiiki ewedde.

Sheebah Bw'afaanana.
Kyokka Sheebah bwe yabadde ku mikutu gye egy’oku mitimbagano, yayogedde
bulala nti Cindy ayagala kulippira etokota nti era anoonya kumufunako masannyalaze naye tajja kugamuwa.