BOMA Official Ug ng’amannya ge amatuufu ye John Kakooza, yeesomye okumenyawo abayimbi abayimba ennyimba ez’omukwano.
Yeewaanye nti ebbanga lye yamala ng’akolagana n’abayimbi nga; Chameleone, King Saha n’aba Goodlyfe omwali n’omugenzi Mowzey Radio, ayize bingi ku ngeri y’okuzannyisaamu eddoboozi awe Bannayuganda myuziki omulungi.