Omuyimbi Vyroota, eyabuukinze tikiti y’ennyonyi okugenda okuyimbira ab’e Dubai, akyanyiga biwundu.
Yagenze akaga era mu Venom Club gye yatuukidde abakube emiziki.
Obutebe obusinga bwe baategese, bwabadde bukalu ne bimusala abamu ne bategeeza nti oba yagendedde mu kiseera kibi, ng’Abasiraamu baabadde bakyasiiba.