Omuyimbi Ray G ng’asinziira Mbarara, ayagala Bannayuganda basondere Jose Chameleone akawumbi ka ssente.
Agamba nti Chamilli awaniridde bendera ya Uganda mu by’okuyimba era abadde ku siteegi ez’amaanyi n’ayitimusa myuziki wa Uganda okutuuka ku ddaala kw’ali kati.