Sophie Nantongo akiise embuga kata afe essanyu!
Apr 30, 2025
OMUYIMBI Sophie Nantongo akiise embuga n’asisinkana Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga.

NewVision Reporter
@NewVision
OMUYIMBI Sophie Nantongo akiise embuga n’asisinkana Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga.
Ono yabuulidde Katikkiro nga bw’ateekateeka ekivvulu kye era ne Katikkiro yasinzidde wano n’akubiriza Bannabitone okufuba okubikuza kuba ekiton bwe kikula okikozesa emyaka egiwera nga bw’okifunamu amagoba.
Nantongo yeebazizza Katikkiro Mayiga olw’okutumbula ensonga z’abayimbi n’abakyala okutwaliza awamu.
Related Articles
No Comment