BWE yamaliriza okuyimba mu kivvulu kye omwaka oguwedde (2024), Sheebah Karungi yayolekera Canada okuzaala era mu December, yakubawo ezadde ery’obulenzi.
Obwannakawere abumaliddeko eyo nga bw’assa n’ebifaananyi by’omwana we ku mikutu gya yintanenti.
Era ono yategeezezza nti essaawa yonna, ajja kubaako ekipya ky’afulumiza abawagizi.