Kasalabecca

Omuyimbi wa Gosipo ajaguzza amazaalibwa ga mukyala we mu sitayiro

VERE Paul omuyimbi w’ennyimba za gosipo ajaguzza amazaalibwa ga mukyala we mu sitayiro. 

Omuyimbi wa Gosipo ajaguzza amazaalibwa ga mukyala we mu sitayiro
By: Musasi Bukedde, Journalists @New Vision

VERE Paul omuyimbi w’ennyimba za gosipo ajaguzza amazaalibwa ga mukyala we mu sitayiro. 

Paul Bw'afaanana

Paul Bw'afaanana

Agamba nti laavu kitegeeza kuyiiyiza munno ebimusanyusa era ku mazaalibwa ga mukyala we Dutchess ag’omwaka guno, yasoose kumutegekera kyankya kye yamusanzizza mu buliri era obutambi bwabwe nga bajaguza laavu, bwasaasaanye ku mikutu gy’oku mitimbagano.  Vere Paul ayimba ku bivvulu by’Abalokole n’emikolo.

Tags:
mazaalibwa
Kuyimba