SAIDAH Bariques, muyimbi muto.
Amukakasizza okubeerawo ne ku kivvulu kye eky’omwaka guno mu September, Saidah mwe yeesungidde okulaga nti alina talanta.
Saidah muyizi ku Kisugu Preparatory mu Kampala naye ate era muyimbi, muzinyi wa mazina ng’ate mmodo. Alina ne vidiyo y’oluyimba lwe olupya lwe yatuumye ‘Never give up’