BUKYA Kasuku asisinkana Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ne mukyala we Janet, emikisa afuna gya muyiika.
Isaac Daniel Katende ono, yakansiddwa aba Maestro Band era n’aweebwa omudidi.
Bandi eno yamulonze nga omu ku bakitunzi baayo ku mutimbagano ne mu bbaala ezisinga mu Kampala.