Kasalabecca

Ow'emyaka 23 awangudde obwannalulungi w'ebyobulambuzi ne yeeyama

Empaka zaabaddewo ku Lwokutaano, zeetabiddwaako baanabawala okuva mu disitulikiti 7 ezikola ekitundu kya Tooro.

Ow'emyaka 23 awangudde obwannalulungi w'ebyobulambuzi ne yeeyama
By: Musa Ssemwanga, Journalist @New Vision

MACHLINE Akiiki Kabahuma, awangudde obwannalulungi bw’ebyobulambuzi e Tooro ne yeeyama. 

Empaka zaabaddewo ku Lwokutaano, zeetabiddwaako baanabawala okuva mu disitulikiti 7 ezikola ekitundu kya Tooro.

Kabahuma 23, okuva mu disitulikiti y’e Kyegegwa yayolesezza obukugu mu kumanya obuwangwa bwe n’ebyobulambuzi mu kitundu kye. Yasuubizza okukozesa engule ye okutumbula ebyobulambuzi mu kitundu gy’asibuka.

Tags:
Kasalabecca