Kasalabecca

Lynda Dane ali birala ne John Blaq!

MWANAMUWALA Lynda Dane, yandiba nga tayagala katebe kumwokya nnyo.

Lynda Dane ali birala ne John Blaq!
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

MWANAMUWALA Lynda Dane, yandiba nga tayagala katebe kumwokya nnyo.

 

 Akolera ttivvi emu gy’aweereza pulogulaamu y’omuziki n’emboozi ku bassereebu. Ttivvi eyo yaggaddwa, temanyiddwa ddi lw’eggulibwawo. 

 

Kati Dane yalabise mu bifaananyi n’omuyimbi John Blaq ng’ali mu ssanyu wamma nga tali ku situleesi.

Tags:
John Blaq
Lynda Dane
birala
Lynda Dane