ALEXANDER Bagonza oba muyite APass, ekintu ky’okuwunya obulungi akyagalirizza n’abalala.
Okumanya APass balongo n’okuwunya obulungi, kigambibwa nti alina obuwoowo obutakka wansi wa 60 mbu era akasembayo okubeera ak’ebbeeyi entono ka mitwalo 50.
Agamba y’essaawa naye akole bizinensi eyiye era atandise okutunda obuwoowo.