Kasalabecca

Allan Toniks abasawo bamusindise Kenya ku bujjanjabi

ALLAN Ampaire amanyiddwa nga Allan Toniks, jjiimu emuzaalide akabasa. 

Allan Toniks abasawo bamusindise Kenya ku bujjanjabi
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

ALLAN Ampaire amanyiddwa nga Allan Toniks, jjiimu emuzaalide akabasa. 

Haruna Mubiru bwe yayimba nti ekitooke kifa nsalira, Toniks n’atandika okukajjuza mu jjiimu alabike bulungi.

 Eno yafuniddeyo akabenje, ekibegabega ne kyekaka. Banne be yabadde nabo mu kifo ky’okumusaasira, abamu baagumusalidde ne bamujerega nti yeetikka ebyuma bingi ng’ate amagumba ge gakuliridde. 

Abasawo abaamwekebezze, baamusindise Kenya mu ddwaaliro lya Agakhan okumujjanjaba.

Tags:
Kasalabecca
Bujjanjabi
Allan Toniks
Kenya
Kujjanjaba