Kasalabecca

Ykee Benda akutudde ddiiru n'ekitongole ky'ebisolo ekya UWA

WYCLIFF Tugume amanyiddwa nga Ykee Benda eky’okusooka okuwummuzaamu okuyimba kimukoledde. 

Ykee Benda akutudde ddiiru n'ekitongole ky'ebisolo ekya UWA
By: Musa Ssemwanga, Journalist @New Vision

WYCLIFF Tugume amanyiddwa nga Ykee Benda eky’okusooka okuwummuzaamu okuyimba kimukoledde. 

Omukulu ono yadda nnyo mu by’omupiira gwa Bulaaya n’obwakitunzi w’oku mutimbagano era akutudde ddiiru n’ekitongole ky’ebisolo ekya Uganda Wildlife Authority (UWEC). 

Kimulonze akulire kampeyini y’okumanyisa bannansi ebigenda mu maaso mu bifo gye bakuumira ebisolo mu ggwanga. 

UWA Open Park Days ye kampeyini eyatandikiddwa nga yaakusobozesa bannansi okulambula ebifo omukuumirwa ebisolo ku bwereere mu engeri y’okwagazisa abantu ensi yaabwe n’okutumbula ebyobulambuzi.

Ykee Benda y’akulembeddemu banne okuli; Nnaalongo Lewis, Zayra Baby, Chicken Chicken,

Tags:
UWEC
UWA

Emboozi Ezifanagana