LUBEGA Kasim amanyiddwa nga Yung Mulo, olugero olugamba nti ezziga ly’omusajja
liva wala, y’ayinza oku- Chris Evans ategese ekivvulu lunnyonnyola obulungi.
Yategese olukung’aana lwa bannamawulire e Munyonyo wabula ne watabaawo muyimbi alabikako.
Ebigambo bye yawereekerezza bonna b’abadde ayita mikwano gye omuli ne bannabyabufuzi, byabadde bya busagwa.
Yeebuuzizza kye yabakola obutalabikako
mu lukung’aana ng’abayise era yatuuse n’okulowooza nti oba alina we yabasobya yeetonde
nga bw’akaaba. Ono alina ekivvulu ky’ategese wiiki eno ng’ajaguza obufumbo n’emyaka gy’amaze ng’ayimba.