Kasalabecca

Tracy Melon ayogedde ekimumalawo omubiri!!

OMUYIMBI Tracy Melon aviiridde mu bamukonjera. Ono yasala omubiri gye buvuddeko era n’ategeeza nti ky’ava ku bulwadde bwe yafuna obwamukosa. 

Tracy Melon ayogedde ekimumalawo omubiri!!
By: Musa Ssemwanga, Journalist @New Vision

OMUYIMBI Tracy Melon aviiridde mu bamukonjera. Ono yasala omubiri gye buvuddeko era n’ategeeza nti ky’ava ku bulwadde bwe yafuna obwamukosa. 


Kyokka abamu baabijweteka nti atandise okukozesa ebiragalalagala ate abandi nti yalinamu obuzibu ne manegimenti ye. 

Tracy Melon Bw'afaanana.

Tracy Melon Bw'afaanana.


Tracy Melon bwe yabadde ayogerako ne Bukedde nga yaakamaliriza okuyimba ku Club Guvnor, yategeezezza nti abantu bye boogera bikyamu kye yava abeesooka n’ayogera ekimutuuseeko.
Tags:
Tracy Melon
Kasalabecca
Mubiri
Kusala
Bulwadde
Kukosa