TOP

Abasibe abakazi mubakole enviiri’

Added 2nd October 2009

“Saagala basibe bakazi batasibye nviiri, balina okulabika obulungi wadde bali mu makome-ra ate n’abasajja balina okuba abayonjo obudde bwonna,” bwe yalagidde.

Yabadde ku kkomera ly’oku Ssaza e Masaka ng’alambula amakomera mu Masaka, Rakai ne Ssembabule nga ku Ssaza yalambuziddwa a

“Saagala basibe bakazi batasibye nviiri, balina okulabika obulungi wadde bali mu makome-ra ate n’abasajja balina okuba abayonjo obudde bwonna,” bwe yalagidde.

Yabadde ku kkomera ly’oku Ssaza e Masaka ng’alambula amakomera mu Masaka, Rakai ne Ssembabule nga ku Ssaza yalambuziddwa alikulira Jolly Robert Sylivest Bamutura. Byabasaija yasoose kwogera eri abasibe abasajja ng’ababuuza embeera gye balimu n’abagamba nti tewaky-ali kutuntuza musibe.   

Omuserikale Jane Nakagere yamututte alabe abasibe abakazi,  kwe kulagira nti, ‘okuva leero, njagala okulaba buli musibe omukazi ng’akoze enviiri n’abaagala okuzisiba basibe’.   

Abasibe baamuzzeemu nti tebalina ssente zikola nviiri, Byabasajja n’abaddamu nti “bano abaserikale abakazi ababakuuma be balina okuzibawa n’okubatwala mu saluuni gye mulina okuzikolera”.
  
Ku basibe abalina abaana, yalagidde baweebwe amata g’abaana n’asuubiza n’ekko-mera ente enaavaamu amata.

Abasibe abakazi mubakole enviiri’

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ebimuli bya Hibiscus.

Abasuubula Hibiscus bayingi...

ENNAKU zino abantu bafaayo nnyo ku bulamu bwabwe nga kino kiyinza okuba nga kivudde ku ngeri ensi gy'ekulaakulanye...

▶️ Omugagga Lwasa: Mukazi w...

OMUGAGGA Emmanuel Lwasa ow'e Masaka w'osomera bino nga mugole. Ku Lwomukaaga yabitaddemu engatto ng'awerekerwako...

Abatuuze nga batunuulira awaabadde ettemu.

Abafumbo basangiddwa batemu...

POLIISI y'e Nakaseke enoonyereza engeri abaagalana ku kyalo Magoma mu ggombolola y'e Kikamulo mu disitulikiti y'e...

Omugenzi Bob Kasango

Kiki ekyasse munnamateeka w...

ENFA ya munnamateeka w'omu Kampala, Bob Kasango, erese ebibuuzo mu ba ffamire n'ababadde bamuvunaana okulya ensimbi...

Minisita Kiyimba, Noah Kiyimba ng’akwasa omuyizi Andrew Maseruka eyasinze banne ku ttendekero lya Universal Institute Of Graphics & Technology Ku Sharing Hall e Nsambya.

Minisita Kiyimba akubirizza...

ABAYIZI 110 batikkiddwa mu masomo ga Dipuloma ne satifikeeti mu ttendekero lya Universal Institute of Graphics...