TOP
  • Home
  • Emboozi
  • Ekiwalaata kigobe ng’olya cukamba

Ekiwalaata kigobe ng’olya cukamba

Added 19th January 2011

Omukugu mu kujjanjabisa emmere, Dr. David Ssali owa Dama Medicinal Herbs agamba nti ayamba okufulumya obucaafu mu mubiri.
Asidi wa ‘Caffeic’ alimu ajjanjaba endwadde z’olususu.

Osobola okumulya oba okukolamu omubisi. Ekiriisa kya silica ekirimu  kizigula olususu ne lunyirira.

Omukugu mu kujjanjabisa emmere, Dr. David Ssali owa Dama Medicinal Herbs agamba nti ayamba okufulumya obucaafu mu mubiri.
Asidi wa ‘Caffeic’ alimu ajjanjaba endwadde z’olususu.

Osobola okumulya oba okukolamu omubisi. Ekiriisa kya silica ekirimu  kizigula olususu ne lunyirira. Era kigumya amagumba n’ebinywa.
Omubisi bw’ogugatta n’ogwa kaloti oziyiza okukutuka enviiri n’otofuna kiwalaata.

 Ajjanjaba amannyo n’okugumya enjala n’okukuuma obusimu nga bukola bulungi. Akkakkanya  puleesa, ssukaali, okubabuukirirwa mu mimiro ne alusa olw’ebirungo bya potassium ne magnesium ebirimu.

Aweweeza obulwadde bw’ensigo,  avumula omusujja n’okuzza amaanyi mu mubiri. Ayamba akawago okukola obulungi.
   

Ekiwalaata kigobe ng’olya cukamba

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssaabasumba Lwanga (owookubiri ku ddyo) n'abakulu abalala mu Klezia nga baziika Fr. Lumanyika e Lubaga.

Bannayuganda mukolerere emi...

SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga asabye Bannayuganda okukolerera emirembe n’awa...

Balooya ba Ssewanyana nga balina bye bamwebuuzaako.

Omubaka Ssewanyana ne banne...

Omubaka wa Makindye West, Allan Ssewanyana eyasindikibwa mu kkomera e Kitalya wiiki ewedde n'abawagizi be  kyaddaaki...

Nabbi Omukazi ayagala ABS ...

MARGIE Kayima (Nabbi Omukazi) ayagala aba ABS TV bamusasule obukadde 700 lwa kukozesa eddoboozi lye mu kalango...

Mugagga ng'alaga ezimu ku nte eziri ku ffaamu ye.

ETTAKA ERIRIMU AMAZZI G'ENS...

MAUREEN Mugagga agamba nti yafuna ettaka okuli ensulo z'amazzi agakulukuta agafuuse ensulo y'obugagga kubanga gamusobozesa...

Minisita w'ebyenguudo Gen. Katumba Wamala ng'atongoza ebyuma ebikola enguudo e Masaka.

'Alina pulaani ku nguudo gw...

OKWETEGEKERA akalulu ka 2021, Vision Group etwala ne Bukedde ekoze okunoonyereza n'ezuula ebizibu ebiruma abantu...