TOP

Wejjanjabise ebiwuka okukola olususu

Added 2nd December 2010

Dr. Farouk Muyingo, owa Mpigi Health Centre annyonnyola lwaki abantu abamu basiiyibwa emibiri;
lAbamu baba ne alaje ng’ensusu zaabwe tezikwatagana na mbeera ezimu ng’amazzi amabisi oba agabuguma, oba ekifo w’oli.
lWaliwo eddagala eriteekebwa mu mazzi okutta obuwuka erya ‘chrolin

Dr. Farouk Muyingo, owa Mpigi Health Centre annyonnyola lwaki abantu abamu basiiyibwa emibiri;
lAbamu baba ne alaje ng’ensusu zaabwe tezikwatagana na mbeera ezimu ng’amazzi amabisi oba agabuguma, oba ekifo w’oli.
lWaliwo eddagala eriteekebwa mu mazzi okutta obuwuka erya ‘chroline’ mu bantu abamu libasiiwa.
lMu balala kiva ku bulwadde bwa kabootongo singa tewejjanjabisa.
lOluusi obwoya obuba bukula mu butuli bw’omubiri obuyingiza empewo butera okuleetera abamu okusiiyibwa omubiri.
lEbiwuka bwe bisukka obungi mu mubiri nabyo bireeta okusiiyibwa.
lOkusiiyibwa oluusu oluusi kaba kabonero akalanga obulwadde bwa ssukaali.
lObujama bw’omubiri nabwo buvaako okusiiyibwa olususu olw’obuwuka obuba baugulumba.
lOkwesiiga ebizigo ebitabiikirize oluusi nakyo kivaako
okusiiwa.

By’olina okukola omubiri obutakusiiwa
lBw’omala okunaaba nga weeyisaako ebizigo okuweweeza olususu.
lOkulya emmere erimu ekiriisa kya Vitamiini A ng’ebinyebwa, entungo, kaloti, ebijanjaalo,  n’ensujju kuba bino birongoosa  olususu.
lMira amakerenda g’ebiwuka buli mwezi kuba nabyo bivaako okusiiyibwa olususu.
lKuuma obuyonjo mu mubiri n’engoye z’oyambala.
lWeewale okukozesa ebizigo oba woyiro gw’osanze naddala omutabiikirize kuba oluusi aba takwatagana na lususu lwo.

Wejjanjabise ebiwuka okukola olususu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Harold Kaija

Omukunzi wa FDC attiddwa mu...

AKULIRA okukunga abantu mu kibiina kya FDC mu disitulikiti y'e Lyantonde bamusse ne kireka ebibuuzo ku bigendererwa...

Minisita Namugwanya (mu kyenvu) n’omubaka Hussein (ku kkono) n’abamu ku bakulembeze abaalondeddwa.

Gavt. erondesezza akakiiko ...

GAVUMENTI erondesezza akakiiko ak'ekiseera ka bantu bataano mu St. Balikuddembe kagiyambeko okuddukanya akatale...

Amaka ga Kasango (mu katono) e Butabika mu munisipaali y’e Nakawa.

Obukama bwa Tooro buyingidd...

OLUVANNYUMA lwa ffamire okulemererwa okutuuka ku kukkaanya ku by'okuziika munnamateeka Bob Kasango eyafiira mu...

Florence Nabakooza bba Shafique Wangoli yakwatiddwa ng’ali lubuto.

Abaabulwako abaabwe olukala...

ABANTU abaabulwako abaabwe tebamatidde n'olukalala minisita w'ensonga z'omunda mu ggwanga Gen. Jeje Odong lwe yayajulidde...

Ku kkono; Hope Kitwiine, Mildref Tuhaise, Mercy Kainobwisho, Patience Rubagumya, Connie Kekihembo, Agnes Nandutu ne Irene Irumba.

Abakyala balaze ebirungi by...

ABAKYALA abali mu bifo by'obukulembeze mu by'obusuubuzi balaze okusomoozebwa abakazi kwe bayiseemu olwa corona...