Osobola okubeera ng’olina endwadde ya Kandida olw’obutayonja bukazi bwo ne butukula bulungi.
Obulwadde buno bw’obufuna weetakulatakula kubanga busiiwa ate bw’obutakula ofuna amabwa agalumbibwa obuwuka ne bwongera okukulwaza.
 Kuuma obuyonjo obw’ekika ekya waggulu oleme okubifuna. Wabula engeri gye waakazaala kirungi ogende ew’omusawo omunnyonyole akukebere bulungi wandiba nga wafuna obuzibu mu lubuto ofune obujjanjabi nga bukyali.
Nvaamu amasira