TOP

Ab'e Ssingo beesunze Kabaka

Added 9th April 2012

ABANTU mu Ssaza ly’e Ssingo batandise okwetegekera okukyala kwa Kabaka nga benyingira mu kuyonja ebitundu gy’agenda okuyita.

 Bya LUKE KAGIRI

ABANTU mu Ssaza ly’e Ssingo batandise okwetegekera okukyala kwa Kabaka nga benyingira mu kuyonja ebitundu gy’agenda okuyita.

Kabaka agenda kukyala ku ssomero lya Mumsa High School nga April 21, omwezi guno, akulembere emikolo gy’okukuza emyaka 10 bukya litandika.
 
Abayizi b’essomero lino wiiki ewedde baatandise emirimu egy’enjawulo ng’okuyonja ekibuga Mityana Kabaka gy’anaayita era baasookedde ku kugogola akatale akanene ak’e Mityana.
 
Omumyuka w’omukulu w’essomero lino, Patrick Mawejje yategeezezza nti, ‘kino tukikoze okusobola okusomesa abayizi omutima oguyamba abantu, era ng’akabonero akalaga abazadde baffe abakolera mu katale kano kwabwe kwe bayitamu okufuna ensimbi ez’ebisale by’abayizi.’

Ab’e Ssingo beesunze Kabaka

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...