TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bamenye obuyumba bw'abasuubuzi b'oku nguudo e Mubende

Bamenye obuyumba bw'abasuubuzi b'oku nguudo e Mubende

Added 14th January 2013

Abakulembeze ba Mubende Town Council batongozza ebikwekweto by’okugoba abasuubuzi ku nguudo mu kibuga kyonna.

Bya LUKE KAGIRI

Abakulembeze ba Mubende Town Council batongozza ebikwekweto by’okugoba abasuubuzi ku nguudo mu kibuga kyonna.

Ng’ebikwekweto bitandika, abasuubuzi abakolera ku buyumba obw’oku makubo baakiguddeko, bakanyama ba tawuni kanso bwe baaleese ennyondo n’ensuuluulu ne bamenya obuyumba bwabwe.

Omumyuka wa Town Clerk, Francis Mpewo yategeezezza nti kino kyasalibwawo bakansala ba Town Council mu 2011 ng’ekigendererwa kya kuyonja kibuga, ate nga ne bannannyini bizimbe nabo baali beemulugunya nti abantu tebakyakolera mu bizimbe.

Yagambye nti abaagobeddwa baaweereddwa ebifo we bagenda.

Bamenye obuyumba bw’abasuubuzi b’oku nguudo e Mubende

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aba NRM e Wakiso baagala Mu...

ABA NRM mu Wakiso basabye Pulezidenti Museveni alung’amye ababaka nga balonda Sipiika wa Palamenti. Baagambye nti...

Abazinyi nga basanyusa abantu.

Kibadde kijobi nga Fr. Kyak...

EMBUUTU zibuutikidde ekifo ekisanyukirwamu ekya John Bosco Ssologgumba e Lukaya mu Kalungu. Zino zipangisiddwa...

Bannyabo

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde ...

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde batugobya abaami baffe?

Akeezimbira

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto en...

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto entuufu gy'osaanidde okuyiwa ku kizimbe.

Bannyabo; Nakazinga ng'annyonnyola

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe b...

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe bakugaana omwami weeyisa otya?