TOP
  • Home
  • Ebyemizannyo
  • Aba 'Former Footballers Initiative' Basaba Gavt. ewenga abazannyi akasiimo

Aba 'Former Footballers Initiative' Basaba Gavt. ewenga abazannyi akasiimo

Added 3rd June 2020

Abaaguzannyako abaabaddewo kuliko; Saul Kizito (Nile FC), Isaac Ngobya (Bell), aba Express okuli Kennedy Lubogo, Simon Omba, ne Godfrey Nyola, ssaako Edward Baguma eyali ku Cranes ya 1978 e Ghana.

Abatudde okuva ku kkono; Godfrey Nyola, Saul Kizito, Isaac Ngobya ne Pasita Paul Musisi ate abayimiridde okuva ku kkono; Kennedy Lubogo, Edward Baguma, Jimmy Ssekandi

Abatudde okuva ku kkono; Godfrey Nyola, Saul Kizito, Isaac Ngobya ne Pasita Paul Musisi ate abayimiridde okuva ku kkono; Kennedy Lubogo, Edward Baguma, Jimmy Ssekandi

ABAAGUZANNYAKO abeegattira mu kibiina kya ‘Former Footballers Initiative' (FFI) baagala Gavumenti etandike okuwa abasambi ssente nga bawummudde omupiira. Bagamba nti baawanirira bendera y'eggwanga ne baagaza abantu abawerako omupiira, wabula bwe bawummula abasinga bamaliriza bayagga nga baagala bafiibweko mu nkola efaananako eya 'Pensoni'.

Ssentebe wa FFI, Pasita Paul Musisi yagambye nti omulamwa gw'ekibiina kyabwe gwa kuyamba bannaabwe kubanga bangi bali mu mbeera mbi nga n'abamu baafuuka basabirizi. " Tusaba Gavumenti etukwatireko, nga buli mwezi ewaayo abazannyi abannyuse omupiira ensimbi okubasiima olw'emirimu gye baakolera eggwanga," Musisi bwe yannyonnyodde, n'agamba nti bateekateeka okusisinkana Sipiika wa Palamenti, Rebecca Kadaga, ku kirowoozo kyabwe kino.

Baabitegeezezza bannamawulire be baasisinkanye ku Mmande ku BMK House.

Abaaguzannyako abaabaddewo kuliko; Saul Kizito (Nile FC), Isaac Ngobya (Bell), aba Express okuli Kennedy Lubogo, Simon Omba, ne Godfrey Nyola, ssaako Edward Baguma eyali ku Cranes ya 1978 e Ghana.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Katikkiro, Charles Peter Mayiga ng’aliko by’ayogera ne Emmanuel Katongole mu kusabira Kitaka e Lubaga.

Kabaka atenderezza emirimu ...

SSAABASAJJA Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi atenderezza emirimu egikoleddwa Francis Xavier Kitaka eyafa...

Kyagulanyi ne Kibalama lwe baatongoza ekibiina kya NUP.

Bwino omulala ayiise ku bya...

BWINO omulala ayiise ng’abaali bakulira ekibiina kya NUP okuli eyali Pulezidenti waakyo, Moses Nkonge Kibalama...

Bambega ba poliisi bazizza Nuwashaba e Masaka gye yasaliddeko omwana Kyamagero omutwe.

Ssenga Meran Namatovu akwat...

EKITONGOLE ky'amagye ekikessi kikutte omukazi ateeberezebwa okupangisa omuvubuka eyasazeeko omwana omutwe n'agutwala...

Omugenzi Kaweesi

Munnamagye aleese bwino ku ...

MUNNAMAGYE eyadduka ayogedde ebyama ku batta eyali omwogezi wa poliisi, Andrew Felix Kaweesi ne Joan Kagezi amagye...

Abamu ku bamulekwa nga bateeka ekimuli ku ssanduuko y’omugenzi Batte (mu kato). Tunuza kkamera y’essimu yo ku kalambe akali ku kifaananyi olabe vidiyo.

Poliisi ezudde bokisi omuli...

EBIPYA bizuuse ku ttemu eryakoleddwa ku ddereeva wa sipensulo, Christopher Batte ow’e Seeta eyattiddwa abaamupangisizza....