TOP
  • Home
  • Agawano
  • Omwana Kasirye Ggwanga gwe yazaalira mu lutalo lwa Museveni azuuse

Omwana Kasirye Ggwanga gwe yazaalira mu lutalo lwa Museveni azuuse

Added 26th June 2020

OMWANA Gen Kasirye Gggwanga gwe yazaalira mu lutalo olwaleeta gavumenti ya Pulezidenti Museveni mu buyinza azuuse ng'alina emyaka 35.

Florence Zansanze 35 omutuuze w'e Kawuku mu Gombe Town Council e Butambala ye yavudde ku bufumbo ne yeetwala ewa Kasirye Ggwanga e Katakala mu Mityana ng'agamba nti yamuzaalira mu lutalo  kyokka maama we Mangadalena Nakiyingi n'afa mu 2000 nga tamututteyo.

Agamba nti Kasirye yamuzaalira Mayirikiti mu LC etwala ekyalo Nkene mu ggombolola y'e Maanyi mu Mityana gya yali yakuba enkambi mu kibira ky'e Kasa ne basajja be.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...

Dr. Emmanuel Diini Kisembo eyaloopa omusango gw'ebyokulonda

Omusango ogwawaabirwa akaki...

KKOOTI enkulu etuula ku Kizimbe kya Twed Towers mu Kampala etandise okuwulira omusango ogwawaabirwa akakiiko k'ebyokulonda...

Omubaka Kato ekyenda bakizz...

OMUBAKA Kato Lubwama owa Lubaga South asulirira kusiibulwa oluvanyuma lw’ekyenda ekibadde kikuumirwa ebweru w’olubuto...

Kajoba azzeemu okukwatagana...

Ku wiikendi Vipers SC yawadde omutendesi Kiwanuka endagaano ya myaka ebiri okumyuka omutendesi Fred Kajoba ng’ono...