Patrick Kibirango
Journalist @ New vision

POLIISI ya CPS ng' eduumirwa Ivan Nduhura ekoze ekikwekweto mu Kampala ku bbaala enziggule era muno esanzeemu abantu bangi ababadde banywa n'abamu nga bazannya zzaala okukkakkana nga bayodde abawereko.

Ebikwekweto bibadde ku Cooper Complex, Minprice, Temiseo Mpoza n'awalala.

Abasangiddwa mu bbaala zino bakwatiddwa n'omwenge era basoose kutwalibwa ku poliisi ez'enjawulo oluvannyuma ne bongezebwayo ku CPS.

Bbaala 1

Bbaala 2

 

Bbaala 7

 

Bbaala 8

 

Bbaala

 

Bbaala 10

 

Bbaala5

 

Bbaala 15

 

Bbaala 6

 

Bbaala 9

 

Bbaala 3