TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Alumiriza omuyimbi Jovan Luzinda okumuzaalamu ate bamukutte

Alumiriza omuyimbi Jovan Luzinda okumuzaalamu ate bamukutte

Added 14th October 2020

POLIISI e Katwe ekutte n’eggalira Clare Mirembe oluvannyuma lw’omuyimbi Jovan Luzinda (mu katono) eyali mu kibiina kya Da Nu Eagles okumuggulako omusango gw’okumwonoonera erinnya. Mirembe aliko TV emu kwe yasinziira n’alumiriza Luzinda okumuzaalamu omwana n’amusuulawo era talina buyambi.

POLIISI e Katwe ekutte n'eggalira Clare Mirembe oluvannyuma lw'omuyimbi Jovan Luzinda (mu katono) eyali mu kibiina kya Da Nu Eagles okumuggulako omusango gw'okumwonoonera erinnya. Mirembe aliko TV emu kwe yasinziira n'alumiriza Luzinda okumuzaalamu omwana n'amusuulawo era talina buyambi.

Luzinda agamba nti bino byamukuba wala kuba omuwala tamulabangako.

Kye yakola kwe kuddukira ewa minisita Florence Nakiwala Kiyingi ono nga y'avunaanyizibwa ku nsonga z'abaana n'abavubuka eyamusaba asooke aggulewo omusango ku poliisi y'e Katwe naye kye yakola.

Luzinda agamba nti, okuva lwe yalangirira nti agenda kukola bandi eyiye, bangi bakiraba bubi era asuubira nti waliwo abali emabega

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lukwago (ku ddyo) mu lukiiko.

Lipooti ku ddwaaliro lya KC...

MU lukiiko Loodi Mmeeya Erias Lukwago mwe yayombedde olwa Gavumenti okusala ssente zegenda okuwa KCCA, yayanjudde...

Abawagizi ba NUP nga batongoza ekipande kya Bobi ekipya.

Lwaki Bobi akyusizza akakoo...

OMUBAKA Kyagulanyi Sentamu ‘Bobi Wine’, akyusizza ekifaananyi kye ekitongole ekigenda okukozesebwa ku kakonge mu...

Ettaka osobola okulikubirako bbulooka ng'ono omuvubuka.

By'olina okukolera ku ttaka...

Ettaka kye kimu ku by'obugagga ebirabwako omuntu by'abeera nabyo abantu abatali bamunda ne bategeera obukozi bwe...

Paasita Ssennyonga ng'ayogerera mu lukung'aana lwa bannamawulire

Paasita Ssenyonga yeeyamye ...

OMUSUMBA Jackson Ssenyonga owa Christian life church e Bwaise yeeyamye okulabirira abaana ba Pasita Yiga abanaakeberebwa...

Ekisse Paasita Yiga Mbizzaa...

PASITA Augustine Yiga Abizzaayo afiiridde ku myaka 43. Ono abadde nga nnawolovu atafiira ku bbala limu.