Moses Lemisa
Journalist @ New vision

Ono 'Afande' asaana mudaali

Oli bw'ayogera ganyegenya oyanguwa okulowooza nti mmotoka naye kirabika ne n'emmundu ezimu kati zaafuuka ganyegenya. Ono omupoliisi yasangiddwa Kawempe ng'emmundu ye agisibisizza waya anti bambi ng'olukoba olwajjirako lwakutuka dda. Abantu abamu baawuliddwa nga bagamba nti mukaziwatu ono naye yandiweereddwa omudaali kubanga alaze obuyiiya!

Mmundu