
Obbo ng'afukamiridde Brig. Byekwanso.
Ono akaama kaakuba Afande Byekwanso kakulu!
Omanyi Brig. Flavia Byekwaso yalondebwa gye buvuddeko okuba omwogezi w'eggye lya UPDF mu ggwanga ng'adda mu bigere bya Brig. Gen Richard Kalemire .
Kino ekifaananyi kyaweerezeddwa ku mikutu gy'ebyempuziganya ng'omujaasi ono eyategeerekeseeko erya Obbo naye alina ku mayinja akufukamidde aliko by'agamba mukama we.
Abalaba ekifaananyi kino batenda omujaasi ono okuba n'empisa!