TOP
  • Home
  • News
  • Kiki ekisse Dr. Anas Kaliisa?

Kiki ekisse Dr. Anas Kaliisa?

Added 5th November 2020

Dr.Anas Kaliisa

Dr.Anas Kaliisa

Kiki ekisse Dr. Anas Kaliisa?

Abantu bangi tebamatidde na nfa ya Dr. Anas Kaliisa. 
Dr. Kaliisa abadde munnabyafaayo era omutunuulizi w'ebyobufuzi kayingo.

Kigambibwa ono yavudde ku mulimu n'atuuka mu maka ge e Kawempe- Mbogo n'atuulako ku buliri kwe yakutukidde.

Abamu ku bamubadde okumpi bagamba nti ono tabadde na bulwadde bwonna bumanyiddwa.

Dr. Kaliisa abadde ne pulogulaamu eya Ensi n'Ebyayo ebeera ku NBS ne Salam TV.

Abatuuze bamwogeddeko ng'omuntu abadde ayagala abantu era alina ekisa ekitiirika nga y'atuuka n'okutandikawo Salam Charity eyamba Abasiraamu ab'enjawulo. 




 

  • TAGS:

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fr. Kato nga bamwaniriza mu kigo ky’e Kamwokya.

"Musabire abakulembeze bamm...

KAABADDE kaseera ka ssanyu ate n’okunyolwa ku kigo ky’e Kamwokya, Abakristu bwe baabadde baaniriza Bwannamukulu...

Abakungubazi nga batunuulira ekifaanayi ky’omwana eyattiddwa.

Bawambye omwana ne bamutta

ABATEMU bawambye omwana ow’emyaka mukaaga ne bamutta mu bukambwe, omulambo ne bagwambulamu engoye. Rosemary Ngambeki...

Joseph Ssewungu (ku kkono) ne Latif Ssebaggala nga baliko bye babuuza minisita Jeje Odong (ku ddyo) ku lukalala lw’amannya g’abantu abatalabikako lwe yasomye mu Palamenti.

Ensonga z'ababaka 10 ezitan...

ABABAKA bawadde ensonga 10 lwaki tebamatidde lukalala olwayanjuddwa minisita w’ensonga z’omunda olulaga abantu...

Abaserikale nga batwala omulambo gw'omuwala.

Bagudde ku mulambo gw'omuwa...

ABATUUZE ku Kyalo Kakerenge mu Ggombolola y’e Gombe mu disitulikiti y’e Wakiso baguddemu ekyekango bwe bagudde...

Abatuuze nga baziika Ssali.

Amasasi ganyoose nga poliis...

Amasasi ganyoose nga poliisi y’e Wakiso egumbulula abatuuze abaaziikudde omulambo nga bagamba nti famire teyinza...